Yeah yeah
Wo wo yeah
Yeah
Bye ndowooza nga sikulaba mbinyumize ani?
N’amasaati agakunyumira ngolerera ani?
Wootoli nze ani anantiisa ekisanyi?
N’amazina agokumuziki ngazinire ani?
Kye ndowooza nkakasa okimanyi
Ntyamu wadde nga nkimanyi
Eby’abawala abangi tobimanyi
Mbasinga nnyo nkimanyi okimanyi yeah
Weegolole ng’omuvubuka, stiff
Ndi wansi oli waggulu, cliff
Wa mugaso nga kikoola, leaf
Mu bulamu gw’asooka
Babe jangu kko eno
Jangu kko eno
Jangu kko eno
Sembera eno
Babe jangu kko eno
Jangu kko eno
Jangu kko eno
Sembera eno
Nze bampe faasi
Naguze buno obuwale obwa Versace
Na guno omukwano kangubakube mu face
Nakoowa n’obulamu obuleeta stress, stress, stress
Nvuga my fast car nina nange
Mubiri mulungi nakola nze
Makin’ it official batugatte
Abatuwalana kale katubatte bae
Weegolole ng’omuvubuka, stiff
Ndi wansi oli waggulu, cliff
Wa mugaso nga kikoola, leaf
Mu bulamu gw’asooka
Babe jangu kko eno
Jangu kko eno
Jangu kko eno
Sembera eno
Babe jangu kko eno
Jangu kko eno
Jangu kko eno
Sembera eno
Babe you’re bitter, sweet
Bitter, sweet
Bitter, sweet
What a body daddio!
Bitter, better
Bitter, better
Bitter, better
What a body daddio!
Ggulawo ggulawo
Ggulawo ojje olabe
Ggulawo ggulawo
Ggulawo weevuge
Ggulawo ggulawo
Ggulawo ojje olabe
Ggulawo ggulawo
Ggulawo weevuge
Jangu kko eno
Jangu, kko
Jangu kko eno
Sembera
Babe jangu
Jangu
Jangu kko eno
Sembera eno
About us • Our Twitter • Contact us • Privacy • Copyright ©Jams UG 2024