Tulage Lyrics - Alien Skin

Posted on Oct 08, 2023
By Dj Sadam
  • Like us on Facebook:
  •      
101 Views

Lyrics

Nsaasira abayitira ku balala
Tebamanyi kola nebadda ate mu malala
Bwebibalema ate nebadda mu kuwemula
Bwekimala obaabya mbu ate…

Lafite Beats

Tulingako abatalabaani twesibyeko bbomu
Ragga mukyusizza laba nayingidde na form
Bali mu zi P.4 ffe tuli mu S.4
Ha, kati babunye obufoofofo
Waliwo eyagamba mbu tasukka mu ku guno
Nembakuba n’agamba omwezi tasukka guno
Nembakuba luli nembakuba na guno
Nga basirise bakyawoze mbakubye na luno
Kambalage king bw’avimba mu area
Nebwoba mulamu olina ofuna malaria
Ate bwoba mulwadde ojja funa mulalama
Kubanga ragga muliro teyeetaagamu kimama
Waliwo abayogera ebingi byebatamanyi
N’abalala bayogera nga tebabirabye
Lwemba sikomyewo nebanzirako
Kubanga bansiibako abalala nebansulako

Kati tulage kiki ky’olina
Kubanga naffe tubalaze kye tulina
Mutulage kiki kye mulina
Mmwe mutulage eh eeh eh
Kati tulage kiki ky’olina
Kubanga naffe tubalaze kye tulina
Mutulage kiki kye mulina
Mmwe mutulage eh eeh eh

Eh, bwe nkwata ekkubo okuyingira studio
Mba n’ebikola nga sinnakola audio
Mba ne zi bbirigi
Mbeera ne zi ruler
Mba ne zi set ntuula ne zi sharpener
Ragga nze nsooka na kumupima
Kubanga njagala nkube ragga nga teyeesittaza
Saagala kuwemula, saagala kuvumaavuma
Saagala kubambira yadde okubuukiranga
Then nsaasira abayitira ku balala
Tebamanyi kola nebadda ate mu malala
Bwebibalema ate nebadda mu kuwemula
Bwekimala obaabya mbu ate nebakolawo empalana awo
Njagala batembere ng’ate sibayise
Njagala balwane ng’ate era sibavumye
Njagala buli kirungi k’okibalage
Lwe banaakakasa (lwe banaakakasa)

Kati tulage kiki ky’olina
Kubanga naffe tubalaze kye tulina
Mutulage kiki kye mulina
Mmwe mutulage eh eeh eh
Kati tulage kiki ky’olina
Kubanga naffe tubalaze kye tulina
Mutulage kiki kye mulina
Mmwe mutulage eh eeh eh

Tulingako abatalabaani twesibyeko bbomu
Ragga mukyusizza laba nayingidde na form
Bali mu zi P.4 ffe tuli mu S.4
Ha, kati babunye obufoofofo
Waliwo eyagamba mbu tasukka mu ku guno
Nembakuba n’agamba omwezi tasukka guno
Nembakuba luli nembakuba na guno
Nga basirise bakyawoze mbakubye na luno
Kambalage king bw’avimba mu area
Nebwoba mulamu olina ofuna malaria
Ate bwoba mulwadde ojja funa mulalama
Kubanga ragga muliro teyeetaagamu kimama
Njagala batembere ng’ate sibayise
Njagala balwane ng’ate era sibavumye
Njagala buli kirungi k’okibalage
Lwe banaakakasa (lwe banaakakasa)

Kati tulage kiki ky’olina
Kubanga naffe tubalaze kye tulina
Mutulage kiki kye mulina
Mmwe mutulage eh eeh eh
Kati tulage kiki ky’olina
Kubanga naffe tubalaze kye tulina
Mutulage kiki kye mulina
Mmwe mutulage eh eeh eh

Click to Install Blizz Radio App Here

Tags

Related Stories

Latest News

MOST POPULAR

NEW SONGS

Love Esusse
Love Esusse
Aidah Mugo

80 plays | 11 Downloads

Omwaka  Guno
Omwaka Guno
King Saha

146 plays | 29 Downloads

Face Down
Face Down
Josh EP

119 plays | 21 Downloads

Twajja Tumazeeko
Twajja Tumazeeko
Josh EP

126 plays | 20 Downloads

Leero
Leero
Fyno

117 plays | 17 Downloads

Ebiku
Ebiku
Chosen K

122 plays | 19 Downloads

Byakika
Byakika
Ring Rapper Ratata

97 plays | 15 Downloads

Mbaga
Mbaga
JimKay

90 plays | 22 Downloads

Omukwano Gunuma
Omukwano Gunuma
Jimkay

88 plays | 15 Downloads

Jela
Jela
Muvawala Content

93 plays | 19 Downloads

VIEW ALL

About usOur TwitterContact usPrivacy • Copyright ©Jams UG 2024

X