Saagala kulaba atudde
Saagala kulaba atidde
Brian Beats
Toggwamu maanyi (eh maama)
Katonda gyali ajja kuwa embaga
Toggwamu ssuubi aah ah
Katonda gyali ajja kuwa totya
Buliba buti, buliba buti
Katonda gyali ajja kuwa money
Ebibyo nga biteredde
Katonda gyali ajja kuwa totya
Gwe lengera akatiko mu mayinja
Kabotola era nekavaayo
Lengera Yesu mu ntaana
Baamuziika era n’avaayo
Lengera Yona mu ky’ennyanja (eeh eh)
Kyamumira era n’avaayo
Nsekerera mmwe abandoga
Nebwonkola ki era nja vvaayo
Toggwamu, toggwawo eh, toggwamu maanyi
You’re a believer
Believer aba nga ninja
You’re a believer
Believer aba nga ninja (eh eh)
Essaawa yonna ojja kuzimba
Essaawa yonna ojja kufumbirwa
Essaawa yonna
Ssaawa ya taata pata baraka (eeh eh)
Toggwamu maanyi (eeh eh)
Katonda gyali ajja kuwa embaga
Toggwamu ssuubi aah ah (eh eeh eh)
Katonda gyali ajja kuwa totya
Buliba buti, buliba buti
Katonda gyali ajja kuwa money
Ebibyo nga biteredde
Katonda gyali ajja kuwa totya
Nze saagala kulaba atudde
Saagala kulaba atidde
Nze saagala kulaba atudde
Ssaawa yonna ojja kusomoka
Jjukira Yobu yafuna ebizibu
Yamala n’afuna omukisa (tell me papa)
Ne Petero yali mu kkomera (tell me, tell me)
Yamala n’akuba akaggi (eeh eh)
Ne Matayo eyali mu mbeera (tell me papa)
Yamala n’afuna akaseko
Lazaalo Lazaalo, yava mu ntaana
Ne Opa eyafuna ebizibu
Baamukyawa n’awoloma (tell me papa)
Mukama n’akola amagero (eeeh)
Kati ali ku mbaga aliisa buti
Future jja tugende
Tugenda mu future
Kikube
Toggwamu maanyi
Katonda gyali ajja kuwa embaga
Toggwamu ssuubi aah ah
Katonda gyali ajja kuwa totya
Buliba buti, buliba buti
Katonda gyali ajja kuwa money
Ebibyo nga biteredde
Katonda gyali ajja kuwa totya
Toggwamu maanyi
Katonda gyali ajja kuwa favour
Toggwamu ssuubi aah ah
Katonda gyali ajja kuwa favour
Buliba buti, buliba buti
Katonda gyali ajja kuwa emmere
Ebibyo nga biteredde
Katonda gyali ajja kuwa emmere
Nze saagala kulaba atudde
Saagala kulaba atidde
Nze saagala kulaba atudde
Ssaawa yonna ojja kusomoka
About us • Our Twitter • Contact us • Privacy • Copyright ©Jams UG 2024